yt 4780 Sipiika Kadaga avumiridde ebiri e South Africa - Sipiika Kadaga avumiridde ebiri e South Africa

Sipiika Kadaga avumiridde ebiri e South Africa

South Africa egaddewo ekitebe kyayo mu Nigera oluvanyuma lw’abakungu baayo mu ggwanga eryo okulumbibwa aba Nigeria nga beesasuza ebyo ebize bikolebwa ku ba Nigeria abakolera mu South Africa.
Mu Nigeria eriyo kampuni etaddewo ennyonyi ez’obwerere okuggya aba Nigeria mu South Africa bagire nga badda ku butaka eby’okulumba, okukuba n’okutta abagwira bakolerayo bimale okukakkana. Sipiika wa Palamenti ya kuno Rebecca Kadaga avumiridde ebiri mu South Africa , sso nga n’ababaka baagala embeera eno egonjoolwe mu bwangu.

#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda

Original of the video here
Latest News
Business News
Sport News
Technology News
Back to home page

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *